Skip to content Skip to footer

Ayambye Okugyamu Olubuto Akwatiddwa

 

Nabakooba again

Police mu District ye  Namayingo ekutte omusajja ow’emyaka 43 lwakuyambako mukyaala kugyamu lubuto.

Twayiri Bataamye yakwatiddwa oluvanyuma lw’okuyamba sarah Taabu okukwakulamu olubuto .

Aduumira poliisi ye Namayingo Benson kiconco ategezezza nga ono bwali ow’okutwalibwa mu mbuga z’amateeka avunanibwe ogw’okuyambako omuntu okujjamu olubuto n’okutta omwana ow’emyeezi 7.

Leave a comment

0.0/5