Skip to content Skip to footer

Ba naansi bemulugunya kubebyokwerinda abakuba abasawo

Bya Ndhaye Moses

Uganda Nurses and Midwives Union balaze okutya kungeri abasawo baabwe gyebayisbwamu obubi abebyokwerinda nga bava ku mirimu, mu budde bwa kafwi.

Bano bagamba nti bangi ku banaabwe mu disitulikiti ye Kabale ne Busia bazze bakubibwa ngebyokuttale.

Pulezidenti wekibiina kino Justus Cherop asabye abebyokwerinda okudiriza ku bukambwe ate bakirize abantu okwenyonyolako.

Leave a comment

0.0/5