Skip to content Skip to footer

Babawadde obutwa

pesticides

Omuntu omu afudde abanu b’omu maka gamu bwebategedwa obutwa.

 

Abantu bataano beebalidde obutwa buno ng’abana bali ku bitanda bapooca.

Bino bibadde ku kyaalo Bajjo mu district ye Mukono.

 

Afudde mwana way aka 9 ye Eva Kisakye ng’abadde muyizi ku Mukono Junior school.

 

Abali obubi kuliko maama w’omugenzi Harriet Nabawesi, Ketty  Nalubowa, Sylvia Namaganda, and n’omwana omulala ow’emyaka 10

Obutwa buno kigambibwa okuba nga bussiddwa mu mmere ebadde ku sigiri

Omu ku b’omu maka gao agamba nti nga bakamala okulya emmere batandise okuddukana era wayise mbale nga bonna bagudde eri bataawa

Tekinnategerekeka ani akoze ekikolwa kino ekyettima

Leave a comment

0.0/5