Skip to content Skip to footer

Babiri battiddwa e Burundi

Two more killed

Abantu abalala babiri battiddwa mu kwekalakaasa okugenda mu maaso mu ggwanga lya Burundi.

Abeekalakaasa bawakanya eky’omukulembeze ali mu ntebe Pierre Nkurunziza okuddamu okwesimbawo ekisanja eky’okusatu.

Abaddukirize aba Redcross bamaze okujjawo emirambo gyaabwe kyokka ng’ababadde bagamba nti poliisi y’esse abantu bano.

Okwekalakaasa kuno kwatandika kwa kimpowooze ku bbalaza ng’abeekalakaasi balumba poliisi n’amayinja

Leave a comment

0.0/5