Skip to content Skip to footer

Bakazi baggya abalwaanye bakaligiddwa

women fight

Kkooti eriko bakazi baggya babiri beevunaanye lwa kulwanira musajja

Abakazi bano okuli Justine Nantume ne Florence Jaruwa basimbidwa mu maaso g’omulamuzi w’edaala  erisooka ku kkooti ya city hall Erias Kakooza.

Emisango gino tebagyegaanye

Bano kkooti ebasingisizza emisango era buli omu n’emulagira okukola bulungi bwansi okumala essaawa makumi abiri era nga bakolera wamu

Buli lunaku balina okukolako essaawa emu.

Leave a comment

0.0/5