Skip to content Skip to footer

Bakazi bagya bavunaniddwa lwa kulwana

Bya Ruth Anderah

Abakazi bagya bavunaniddwa oluvanyuma nebasindikibwa ku alimanda e Luzira, lwakulwanira mu lujudde.

Peace Akello owemyaka 22 ne mugya we Brenda Pinner owa 23 nga batuuze mu Kikulu zone e Kisasi mu Kampala basimbiddwa mu maaso gomulamuzi wa kooti ya City Hall Patrick Talisuna, wabula emisango nebagyegaana.

Kooti yakitegeddeko nti nga 17th March 2018 e Kisaasi Kikulu zone befuula ekitagasa okulwana, nebasasamaza abantu.

Kati bano bakukomezebwawo olunnaku lwenkya, okusaba okweyimirirwa.

Leave a comment

0.0/5