Skip to content Skip to footer

Bakyala bongedde okweyawula

South Sudan women

Alipoota efulumiziddwa ebibiina by’abakyala eraga nti enfuga y’ebibiina ebingi eyawudde mu bakyala

Alipoota eno ekoleddwa abakyala abali wansi w’ekibiina kya Isis WICCI

Omusomesa ku ttendekero lye makerere,Dr. Peace Musimenta agamba nti yadde abakyala bongedde okukulakulana , mu ngeri yeemu boongedde okweyawula nga buli omu yerippa ku kibiina kye

Ng’atongoza alipoota eno minisita w’ensonga z’amateeka Kahinda Otafiire agambye nti abakyala balina okuyiga okwegatta ku nsonga ezibakwatako yadde nga baba tebakkiriziganya mu byabufuzi

Leave a comment

0.0/5