Bya Damalie Mukhaye
Akulira emirimu egyekikugu mu Kampala, asubiza okulabirira abaana abomusajja, omulema.
Bwabadde atongoza ebitaala ebippya ebyamanyi genjuba, John Ochora, omutuuze mu migotteko gye Kamokya mu Kampala ategezezza Mukyala Musisis nti tasobola kusasaula bisale ebyabaana be 3 nokubatusiza ebyetaago kubanga mulema teyesobola, nga yetaaga obuyambi.
Kati mukyala Musisi asubizza nti agenda kubaako engeri gyayamba omwami ono.
Kati mungeri yeemu, abantu blopedde Nankulu nti ebitaala bino, ebitekebwayo wayita mbale nebiizizkira, olow nebalumbibwa enzikiza buto.
Bann-kibuga bogedde neku binnya ebingi ebyasamibwa okutekayo ebitaala ate ebisgala awo, nga bagambva nti bivaako obubenje, ngabamu bagwamu.
Kati Musisi asubizza nti oluvanyuma lwokutekayo amataala gano, bagenda kulondolanga enkola yaago.