Skip to content Skip to footer

Bannamateeka baweze okutwala abakubye abantu mu mbuga

Bya Kyeyune Moses

Banamateeka mu kibiina kya Network of Public Interest Lawyers bambalidde gavumengti kungeri, ebitongole ebikuuma ddembe gyebikwatamu bann-Uganda.

Ssentebbe wekibiina kino Emmanuel Candia, abadde ayogera ne banamawulire kungeri ababaka nabantu babulijjo gyebakwatibwamu.

Bano olumaze nabamblira ekitongole kya Ssabawaabi wa gavumenti, olwokusimbaganga abantu mu kooti abatulugunyiziddwa, nga bayoola bayooleyoole.

Bano bagambye nti ababadde emabega wokutulugunya abantu batekeddwa aokuvunaanwa.

Abantui abali mu 100 bebakakwatibwa mu bwegugungo obubadde bugenda mu maaso mu gwanga.

Arthur Nsereko agamba nti DPP bakyamuwadde omukisa okukola omulimu gwalina okukola.

Leave a comment

0.0/5