Skip to content Skip to footer

Bannamawulire batabuse

Journalist roughed up

Bannamawulire ku palamenti  batabukidde akulira ekibiina ekibataba mu ggwanga Robert Kagolo nebamulemesa okwogerako gyebali ku bya poliisi okukuba bannamawulire.

Bannamawulire balumiriza Kagolo okusinziira  ku TV emu n’ategeeza nga ekibiina bwekijja okuyamba bannamawulire bokka abali wansi w’ekibiina kino.

Wabula Kagolo bino byonna abyegaana .

Bino okubaawo nga bannamawulire kyebajje basibire poliisi ekikookolo olwokutulugunya bannamawulire okutuusa nga ssabapoliisi w’eggwanga atunudde mu nsonga zaabwe olunaku olw’enkya.

Leave a comment

0.0/5