Bbomu ebalukidde wabweru w’omuzikiti gw’aba Shia mu ggwanga lya Saudi Arabia esse abantu bana
Abakulu mu ggwanga lino bagamba nti waliwo omulumira mwoyo eyabalulidde mu motoka mu kibuag Dammam
Ab’ekibinja kya Islamic State beewaanye okukola obulumbaganyi buno.