Eyali ssekangale w’ekibiina kya FDC Dr. Kiiza Besigyea azzeemu okukwatibwa poliisi bw’abadde agezaako okuva mu makaage e kasangati. Tekinatagerekeka wa Besigye gyatwaliddwa era lwaki akwatiddwa. Ebisingawo tugenda kubibatusako .