Skip to content Skip to footer

Besigye ne Lukwago- Poliisi ebavuddeko

Besigye lukwago

Kyadaaki poliisi eyabulidde  amaka ga col Dr Kiiza Besigye nga muno mw’ebadde ekuumira abavuganya gavumenti , okuva akawungeezi akayise.

Bano bakwatiddwa poliisi olunaku lw’eggulo bwebekandazze nebabuulira awaabadde emikolo gy’ameefuga mu ku kisaawe e Rukungiri.

Wabula twogeddeko ne lord mayor wa kampala ssalongo Erias Lukwago , natutegeeza nti poliisi emaze n’egyawo emisanvu gyeyasizza mu maka ga Besigye

 

Leave a comment

0.0/5