Bya Ivan Ssenabulya,
Senkagale wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi aka Bobi Wine ategezeza nga abawagizibe abasoba 3000 bwebatamanyidwako mayitire
Kyagulanyi alumiriza abakuuma ddembe okuwamba abantu bano bwewali wasigadeyo ennaku mbale okulonda kubeewo
Mu kwogerako ne bannamawulire olunaku lweggulo Kyagulanyi yategezeza nti abatwalibwa mu kkooti batono nyo kwabo ababuzibwawo