Bya Samuel Ssebuliba.
Omubaka wa Kyadoondo East Robert Kyagulanyi alaajanidde police okukomya okutigomya abawagazibwe..
Ono okwogera bino abadde awayaamu n’abawagizibe okuva e Kyengera ababade bazze okumukyalirako , kko n’okumukulisa e komera leero.
Ono agambye nti singa police tebakolako bulabe n’abantu basigala nga bakakamu.
Kati ono asabye abavubuka bano okusigala kumulamwa , baleme okutisibwatiisibwa.