Skip to content Skip to footer

Buganda eyogede ku kutulugunyizibwa kw’ababaka.

Bya Shamim Nateebwa.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiiga avumiridde enkola y’okutulugunya abasibe  etandise okusimba amakanda mu gwanga.

Katiikiro okwogera bino abadde ayogera   ku kukwatibwa kw’abababaka okuli Robert Kyagulanyi ne Francis zaake , nga  ono asabye obujurizi buleteebwa ku misango egy’abateekedwako.

Katikiro  okwogera bino abadde kumukolo ogw’okutongoza enkola y’o bwakabaka bwa Buagnda ey’okubunyisa amazzi  mu bitundu bya Buganda

 

Leave a comment

0.0/5