Skip to content Skip to footer

E Bugerere keetalo

 

Kabaka arrives

Ng’ebula olunaku lumu lwokka omutanda alambule essaza lye erye Bugerere, ab’ekibiina ekya Redcross basabiddwa okusindika abantu baabwe e Kayunga ng abukyaali

Ssabasajja agenda kutandika okulambula abe Bugerere okuva ku bbalaza okutuukira ddala olw’okusatu ng’atongoza ebintu ebitali bimu omuli nolutalo ku bwaavu ngakubiriza abaayo okulima

Omwogezi wa Buganda owekitiibwa Walusimbi Sengendo agamba nti abantu bagenda kubeera bangi mu kitundu kino nga nabamu batuuse dda kae nga beetaga abayinza okuyambako ssinga wabawo obuzibu

Leave a comment

0.0/5