Skip to content Skip to footer

E kasese Kkolera yakakwata abantu 100.

E  kasese mu kitundu kye Bwera ewalumbibwa ekirwadde kya kolera agavaayo galaga nga abantu abakakwakwatibwa ekirwade kino bwebaweze 100 okuva ku 70 sabiiti eno weyatandikira.

Twogedeko ne Pedson Buthala akulira edwaliro lye Bwera n’agamba nti omuwendo gw’abalwadde buli kadde gulinya.

Buthala agamba nti obukwadde buno busasanidde ebitundu ebirara nga Rusese ,Mpondwe-Lubiriha , kko negombolola ye Nyakiyumbu.

Leave a comment

0.0/5