Bya samuel Ssebuliba.
Bannakibiina kya DP bonna e Masaka bakunganye okwogera ku nsonga zaabwe kko n’okwongera okwegatta mukawefube w’okuzimba ekibiina kyabwe.
Mukwogera omubaka wa municipali ye Masaka Mathias Mpuuga agambye president w’ekibiina kino Nobert Mao nti kano keekadde okukunga banakibiina okutunulira obuyinza sosi kunaanya.
Ono agambye nti DP gwana etandike okuvuba kubanabyabuzi abanene abali mu gwanga okubegatako olwo bademu omuzinzi.
Ye President wa DP Nobert Mao agambye nti bana-DP bagwana bakomye okwekomomma, wabula kyebawagira kibabe ku mutima.