Amazzi gafuuse otuzzi e jjinja.
Ekidomola ky’amazzi mu kadde kano kya lukumi era ng’ebirabo by’emmere ebisinga bimaze okuggalwaawo.
Ebbula lino livudde ku masanyalaze okuvaako ku kyuuma ekikulu ekikulu.
Wabula aba water bagamba nti bakola kyonna ekisoboka okutaasa embeera