Skip to content Skip to footer

Ebibiina by’obufuzi bisomozeddwa

Bya Ivan Ssenabulya

Ebibiina by’obufuzi bisomozeddwa ku democrasiya nemirandira gyebibiina byabwe.

Omulanga gukubiddwa Siraje Nsanja omutapusi webyobufuzi, oluvanyuma lwabamu kuba memba bekibiina kya Uganda Federal Alliance, okutandika okusindikiriza omutandisi wekibiina kino Betty Kamya.

Kati Nsanja agamba nti kino kabonero akalaga vvuugu ali mu bibiina ebisinga.

Bbo ba memba ba Federal Alliance banenya Betty Kamya okusulrira ekibiina, bweyaweebwa obwa minister mu gavumenti.

Leave a comment

0.0/5