Bya Ivan Ssenabulya
Abakulira ebyenjigiriza mu district ye Mukono balaze obweralikirivu ku mbeera embi eyamasomero naddala abaana.
Akulira akakiiko kebyenjigiriza ku district Ye Mukono Fred Musonge agamba nti amasomero mangi naye tegatukana na mutindo songa gasuza abaana.
Kati akoze okulabula nti bagenda kukola ebikwekweto ku masomero agebisulo, okuggala ago agatanatukriza bisanyizo.