Aba kampala capital city authority bakussa ebitaala ku nkulungo zonna enkulu Ebitaala ebisinga tebikola ekireeta omugotteko gw’ebidduka Owmogezi wa KCCa Peter Kawuju agamba bakusookera wandegeya ne Jinja loodi