Skip to content Skip to footer

Ebyokwerinda binywezeddwa e Makerere

Bya Damalie Mukhaye

Ebyokwerinda binywezeddwa ku ttendekero e Makerere, ngabasirikale bayiiriddwa mu bifo ebyenjawulo nokutebereza nti abayizi bandikelakaasa.

Bino webijidde ngabakulembeze babayizi, bagenda kusisisinkana ku Freedom square, okwogera ku nsonga zakediimo kabasomesa, nabo akabakosezza.

Abayizi bagamba nti bamaze wiiki nga 3 nga tebasoma.

Kati okusinziira ku musasi waffe, Damalie Mukhaye abasirikale bayiriddwa okuva ku wankaaki okutukira ddala munada Mu University. 

Bbo abayizi bakyagenda mu maaso okukungaana.

Leave a comment

0.0/5