Skip to content Skip to footer

Abayizi e Makerere bekalakaasa

Bya Damalie Mukhaye

Abayizi be Makerere batanudde okwegugunga amakya ga leero, nga bawakanya ekyobutabamesa. 

Abayizi bagamba nti bamaze wiiki nga 3 nga tebalaba ku basomesa mu bibiina.

Kino kyadirira omumyuika wa ssenkulu ku ttendekero prof Barnabas Nawangwe, okutandika okugoba abasomesa okuli ne ssentebe waabwe, Dr. Des Kamunyu. 

Kati poliisi ekuygobagana nabayizi okwetoola ettendekero lyonna, nga bakasuka amayinja nga bwebanukuza omukka ogubalagala nabamasasi mu bbanga.

Leave a comment

0.0/5