Skip to content Skip to footer

Eggaali y’omukka- ababaka banonyereza

RVR

Abamu ku babaka mu palamenti batonzeewo akakiiko akagenda okunonyereza ku nsimbi ezissiddwa mu kuzza obujja entambula yeggaali y’omukka

Ku lw’okusatu, gavumenti yassa emikono ku ndagaano ne kkampuni yaba china eya China Harbour Engineering Company okukola ku ggaali y’omukka okuva e Malaba okutuuka e Kampala nga kino kyakumalawo obusiirivu 20

Ng’aboogerako eri bannamawulire, ababaka Theodore Ssekikubo, Paul Mwiru, Barnabas Tinkasimiire ne Abdu Katuntu beemulugunyizza ku ndagaano eno  kubanga ne kkooti yali yabiyingiramu n’eyimiriza buli kimu

Bagaala n’okumanya ensimbi entuufu ezigenda okussibwa mu nteekateeka eno

Leave a comment

0.0/5