Skip to content Skip to footer

Ekisiibo ky’abasiraamu kitandika ku Ssande

Fasting

 

Kimaze okukakasibwa nti ekisiibo ky’abasiraamu kitandika ku lunaku lwa ssande.

Kiddiridde omwezi obutalabikako nga bwekibadde kisuubirwa nga kati teri kubuusabuusa kitandika ku lwa Ssande kubanga lwelunaku olusembayo mu mwezi gwa Shabaan.

Akakiiko ka Saudi Arabia akalondoola omwezi keekalangiridde nti ekisiibo kyakutandika ku ssande.

Abasiraamu basiiba omwezi gwa Ramathan gwonna okulaga obwetowaze eri Allah

Leave a comment

0.0/5