Skip to content Skip to footer

Enkofiira emyufu bajiweze

Bya Ritah Kemigisa

Gavumenti etongozza enkofira emyufu ng’emu ku byambalo byamagye ge gwanga.

Bino webijidde ngabekisinde kya pipo ppawa ekikulemberwa omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi, amanayiddwa nga Bobi Wine nabo bakozesa eenkofira emyufu, waddenga teriiko bubonero bwamagye.

Okusinziira ku mwogezi wamagye ge gwanga Brig Richard Karemire, kino kyakanyiziddwako abakulu abaoku ntikko mu magye ge gwanga, okusinziira ku tteeka lya UPDF erya 2005.

Kati abantu baabulijjo balabuddwa, babeere begendereza era bewalire ddala ebymabalo ebyabakuuma ddembe.

Leave a comment

0.0/5