Skip to content Skip to footer

Enkuba egoyezza abe masaka

heavy rains

Namutikkwa w’enkuba akadde okufudemba mu bitundu bye Masaka alese abantu 7 banyiga biwundu anti amaka agasoba mu 50 tegasigazza mmere

Omwogezi w’ekitongole kya Redcross Catherine Ntabadde atutegezeezza nti bagenda kwongera okunonyereza ku muwendo gw’abantu abakoseddwa enkuba eno.

Enkuba y’omuzira ezze nga egoya ebitundu by’omumasekati ga Uganda nga district ye Luweero, Masaka, Mubende , Rakai, ne Lwengo.

Leave a comment

0.0/5