Bya Ritah Kemigisa
Wano mu Kampala amazzi gasazeeko oluguudo lwa Jinja road, nga wetwogerera kisanyalazza nebyentambula.
Kino kidiridde ekire kyenkuba ekitandise amakya gano, nga buisasaana, ku ssaawa nga 12.
Omumyuka owmgezi wa poliisi mu Kampala nmiriraano Luke Oweyesigyire atubuliidde nti Lugogo bypass yonnanesalaiddwako.
Kati abe mmotoka entono balabuddwa nti wano tebasobola kusala.
Ono atubuliidde neku kabenje akagudde era mu kifo kyekimu, nga ketabiddwamau emmotoka 3.
Ebitundu ebiralala ebikoseddwa kubaddeko Namasuba kulwe Entebbe, Bunamwaya, Natete neku clock tower.