Skip to content Skip to footer

Enyonyi yasaanawo

Chopper crashed

Ssabaminista w’eggwanga lya Malaysia alangiridde nti enyonyi eyabula ennaku kumi na nnya emabega yagwa mu liyanja lya Buyindi.

Najib Razak agamba nti bazze bagoberera byebakutte nga bakozesa tekinologiya ow’ekikugu

Obubaka buno bumaze okusindikibwa eri ab’enganda z’abantu 239 ababadde balinze ebinaava mu muyiggo

Ab’omukutu gwa BBC balaye ku bubaka obusindikiddwa ab’enganda nga bulaga nti tewali kubuusabuusa enyonyi yasaaawo n’egwa mu mazzi era nga teri yalama

Ku baali ku nyonyi eno abasinga baali ba china

Leave a comment

0.0/5