Skip to content Skip to footer

Enzijanjaba y’okutigiinya emisuwa ekomyeewo

refelexology

Enkola y’okujjanjaba abantu nga babatigiinya emisuwa emanyiddwa nga Reflexology ekomyeewo.

 

Kooti ekola ku gyobusuubuzi eggyeewo envumbo gyeyali yassa ku nzijanjaba eno eyali yassibwaawo mu mwaka gwa 2011.

 

Omulamuzi Geoffrey KIryabwiire agambye nti ekiragiro kya ministry y’ebyobulamu okuwera enjijanjaba eno kyaali tekyetaagisa ate nga n’abagikozesa tebaweebw akakisa kwewozaako

 

Ministry eno era eragiddwa okusasula abaali bafuna mu nkola eno kubanga bafiirwa ensimbi.

Leave a comment

0.0/5