Skip to content Skip to footer

Enzizi omuli Kazambi bazigadde

wells

Ab’ebyobulamu mu disitulikiti ye Kable wamu n’abakungu okuva mu kitongole ky’amazzi ne kazambi babakanye ne kawefube w’okuggala  enzizi ezasangiddwa nti amazzi gaazo mulimu empitambi.

Bano nga gakulembeddwamu akulira ekitongole ky’amazzi e Kable Lenny Otai n’akulira ebyobulamu ku disitulikiti Andrew Beija bagkuggala enzizi ezili eyo mu 20 okutaasa abantuuze okunywa empitambi.

 

Abamu ku bantu abakoseddwa mu kikwekweto kino bagamba nti baasalawo okwesimira enzizi kubanga tebalina nsimbi zakusasula mazzi ga taapu.

 

Leave a comment

0.0/5