Skip to content Skip to footer

Essasi lirongoseddwa mu mwana

bullet out

Essasi eryakubwa omwana omuwere ku mutwe olwaleero lisoleddwaayo oluvanyuma lw’okumulongoosa

Amasasi gano gakubwa abatujju abalumba kkanisa mu kibuga Nairobi ekya Kenya

Abantu mukaaga beebattibwa ku lunaku olwo okuli ne maama w’omwana ono

Essasi eryakuba omwana lyasookera ku nyina era yye n’afa kyokka omwana n’alutonda

Tewali kibinja kyewaanye kukola bulumbaganyi buno

Leave a comment

0.0/5