Skip to content Skip to footer

Ettaka lizzeemu okubumbulukuka

Fresh land slides

Ettaka lizzeemu okubumbulukuka mu district ye Buduuda

Kino kivudde ku nkuba eyatonnye akawungeezi kajjo ng’abantu 193 beebakoseddwa mu gombolola ye Bumayoka

Ssentebe wa district ye Buduuda, John Baptist Nambeshe agamba nti abakoseddwa batwaliddwa ku kitebe kye Gombolola okugaba weema gyekugenda mu maaso

Nambeshe wabula agamba nti balina weema 100 zokka nga zino zeezasigalawo mu mwaka 2010 ekizibu kino era lweyagwaawo.

Ettaka ku lino elibumbulukuse lirese akasozi konna kaweddewo

Abasima ettaka bbo bakyagenda mu maaso nga bakazuulayo omulambo gumu ogw’omwana ow’emyaka ena.

 

Leave a comment

0.0/5