Bya Shamim Nateebwa
Abadde yaganza muko musajja akubidwa mizibu.
Herbert Ahereza owemyaka 42 kati anyiga biwundu mu ddwaliro ekkulu e Mulago, oluvanyuma lwemiggo egymukubiddwa bwebamugwikirizza ne mukk’omusajja .
Bino bibadde Kawempe mu Kampala, ngataegezezza nga bwamazze sabiiti 2 bagalana nomukazi gwamanyiko erya Aisha kyokanga ono mufumbo.
Ono ategezeza nti omukazi yali teyamugamba nti mufumbo.