MUKONO
Bya Damalie Mukhaye
Police ye Mukono ekutte eyaliko omujaasi nga kigambibwa yandiba ngabadde yenyigira mu kubba emmotoka.
Okusinziira ku mwogezi wa poliisi Kampala nemiriraano, Emillian Kayima, Favid Mugabe bamukutte ne mmotoka enzibe eyabibwa okuva ku John Masaba ngera bamusanze nensimbi obukadde 7.
Ono bamukutte, agezaako okutunda mmotoka eno ngekyusiddwa namba pulate.
Kati poliisi egamba mu maka ge mwasangiddwamu ebyambalo bya poliisi