Skip to content Skip to footer

Eyasobya kuwe’myaka 2 akwatiddwa

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi e Mukono ekutte omuvubuka agamabibwa okukira akaana ak’emyaka 2 nakasobyako.

Hassan Kendi owemyaka 18 omutuuze  we Nabuti mu kibuga Mukono yakwatiddwa oluvanyuma lw’okukwatibwa lubona n’akaana  ka mulirwana we.

Omuddumizi wa poliisi e Mukono Rogers Sseguya agamba nti bazadde b’omwana ono bamunonyezza nga tebamulaba wabula bagenze okuwulira ng’akabira mu nyumba yomukwate.

Leave a comment

0.0/5