Skip to content Skip to footer

Gavt efiirizibwa obuwumbi 7 ku basomesa abémpewo

Bya Damali Mukhaye,

Akakiiko akalondoola ebyenjigiriza mu ggwanga aka Education Service Commission kakudamu okwetegereza olukalala okusasulibwa abasomesa ba gavt okugyako bonna abémpewo

kino kidiridde ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko ake byenjigiriza okutegeeza nga gavt bwefiirizibwa obuwumbi bwensimbi 7 buli mwaka okuyita mu kusasula abasomesa abempewo

sentebe wa kakiiko aka Education Service Commission, prof Luboga Abimerech, agambye nti waliwo na basomesa 5 okuva Teso, ababadde ku pay roll kyokka nga gavt tebawangako mirimu

kati omulimo ogwokwekenenya olukalala abasomesa kwebasasulibwa gutandika July – September.

Leave a comment

0.0/5