Bya Benjamin Jumbe,
Eggwanga lya Uganda ne Kenya bayingidde enteseganya ezekuuza ku byobusuubuzi
Enteseganye ziri wali ku kitebe kya minisitule evunanyizibwa kunsonga za mawanga amalala era nga zisuubirwa okumalawo obunkenke mu byensubuligana wakati wa mawanga gombi
Bwabadde ayogerera mu kugulawo enteseganya zino ssabawandiisi wa minisitule eyebyobusuubuzi Grace Adong alina esuubi nti obutakanya obubaddewo eri amawanga gombi bwakumulungulwa mu nteseganya zino nga Ssekamwa omukungu okuva mu minisitule bwanyonyola