Skip to content Skip to footer

Gavumenti bagikkirizza okwewola okutumbula eby’entambula

olanya

Olukiiko lw’eggwanga lukulu lukiriza gavumenti  okwewola ensimbi obukadde bwa doola 175  okuva mu banka  y’ensi yonna okwongera okutumbula ebyentabula mu kibuga Kampala.

Ekiteeso eky’okwewola ensmbi zino kyasoose  kulema kuyita, oluvanyuma lw’omuwendo gw’ababaka okuba omutono, ekyawaliriza amyuka sipiika  Jacob Oulanya, okuwumuza okukubaganya ebiroowa emirundi 2.

Leave a comment

0.0/5