Skip to content Skip to footer

Gavumenti ekakasizza eddagala lya COVIDEX

Bya Damalie Mukhaye

Ekitongole kyeddagala mu gwanga, National Drug Authority daaki bakaksizza eddala lya Covidex herbal medicine eri abantu okulikozesa mu bujanjabi bwa senyiga omukambwe.

Eddagala lino libaddko enkalu nga bingi ebirogerwako nga gavumenti bwetanalikakasa wabula abalikozesezaako bakakasa nti likolera ddala.

Bwabadde ayogera ne bananmwulire ku Media Center mu Kampala, ssenkulu wa NDA David Nahamya agambye nti bagoberedde emitendera nebekebejja edggala lino eraykoleddwa wano mu gwanga nebakaksa nti lisobola okujanjaba ebirwadde ebiri mu kika kya Viral infections.

Agambye nti baalambudde nekkolera webalikolera.

Nahamya wabula agambye nti eddagala lino wewaawo nga teriwonya naye lisobola okuyambako mu bujnjabi obuweweeza nokulwanyisa akakwuka ka Coronavirus.

 

Leave a comment

0.0/5