Bya Benjamin Jumbe
Akakiiko ke ddembe lyobuntu mu gwanga aka Uganda Human Rights Commission kasomozza gavumenti okukakasa nti buli munna-Uganda yenyumiriza mu ddembe lyobuntu.
Bwabadde ayogerera ku mikolo, gye ddembe lyobuntu ssentebbe owakakiiko kano, Hajih Meddie Kaggwa waddenga gavumenti erwana, naye bangi bakyatyoboola eddembe lyobuntu.
Anokoddeyo abakuuma ddembe abagambibwa okwenyigiranga mu kutulugunya abantyu, nabalala njolo, nomulanga eri gavumenti okukola ennyo okulwanyisa ebikolwa bino okubimalawo urging government to ensure that Perpetuators are brought to book.
Wano era akubiriza abantu babulijjo nabasigadde okuberanga abagondera amateeka.
Guno gwemulundi ogwe 70th ngolunnaku luno lukuzibwa, okuva lubangibwawo eri ensi yonna.