Skip to content Skip to footer

Gavumenti eremereddwa okukuuma ebibira

 

forest new

Ebibiina by’obwanakyewa  biraze okutya olwa gavumenti okulemererwa okukuuma ebibira mu ggwanga.

Bano bagamba nti kati yiika z’ebibira ezisoba mu  mu mitwalo  9 zezimaze okusanyizibwawo.

Akulira ekibiina kya livelihood and environment  Gaster Kiyingi agambye nti gavumenti ekyalemeddwa okuteeka ensmbi ezimala mu kitongole ky’ebibiira, okusobala okulwanyisa ababisanyawo.

Yye akulira ekibiina ekirwanyisa obuli bw’enguzi ekya Anti-corruption coalition Uganda Cissy Kagaba agambye nti government erina okufuula ekyobuwaze abantu okusimba emiti.

Leave a comment

0.0/5