Bya Ndaye Moses.
Government etegeezza nga bweriko edagala ly’esindise eri abantu abaakosebwa amataba mu bitundu bye Teso , okusobola okwewala endwadde nga cholera okubalumbagana.
Minister omubeezi akola ku by’enjigiriza Musa Echweru agamba nti bakwataganyeeko n’ekitongole kyensi yona ekikola ku by’obulamu ekya world health organizations okulaba nga baduukirira abantu nga bano.
Ono agambye nti basindise adagala erilongoosa amazzi elya water guard okusooka okungoosa amazzi aganywebwa.
Abantu abasoba mu 20,000 bebaakasnegulwa olwamataba gano.