Bya Ivan Ssenabulya
Gavumenti ewabuddwa ku masomo ga science, agasinga okuwa abayizi obuzibu.
Okusinziira ku byavudde mu bigezo bya S. 6 ebyakolwa omwaka oguwedde 2017, ebyafulumye olunnaku lwe ggulo abaana bakoze bubi amasomo gano.
Kati omukulu we’ssomero lya Seeta High Green Campus Obbo Allan agamba ensomesa embi yevirideko okusuula baana nga’basomesa abasinga basomesa abaana awatali kufaayo, nga balinga ate abasomesa Arts.
Agambye nti abaana baba betaaga okuweebwa obudde obumala nga basoma.