Skip to content Skip to footer

Gavumenti ewabuddwa kubya Fresh Kid

Bya Ivan Senabulya

Ministry avunanyizibwa ku kikula ky’abantu esabidwa eyogerezeganye bakulu mu kisaawe ky’okuyimba basobole okuyamba omuyimbi Patrick senyonjo aka Fresh Kid.

Kino kidiridde ssabawandiisi wa ministry eno pius bigirimana okusisinkana bazadde ba fresh kid ne manejjawe ku bikwatagana kungeri gyalina okusasulwamu.

Nga ayogera naffe senkulu wa Federation of Performing Artistes in Uganda Andrew Benon Kibuuka agamba nti kyetagisa ministry eno ekwatagane nabo okulaba bw’elungamyamu ensonga za fresh kid kubanga gavument eby’okuyimba ebimanyi kitono.

Leave a comment

0.0/5