Skip to content Skip to footer

Gavumenti ewaddeyo akawumbi eri aba paakayaadi

battles in town

Gavumenti ewaddeyo akawumbi kamu okuddukirira abasuubuzi ba paakayaadi abafiiriddwa emmaali yaabwe

Obubaka buno bwetikkiddwa minisita akola ku by’owkerinda, Dr Crispus Kiyonga bw’abadde akyaddeko mu katale.

Kiyonga agambye nti ensimbi zino zakuweebwa abasuubuzi nga ziyita mu bakulembeze baabwe okuziyiza okulwana kwonna.

Kiyonga agamba nti gavumenti yakutuula n’abantu bano okutegeragana ku ngeri y’okugabamu ensimbi zino.

Yye minisita akola ku byobukuumi, Muruuli Mukasa asabye abasuubuzi obutaggwaamu ssuubi

Loodimeeya Erias Lukwago amaze okutuuka mu kifo kino

Leave a comment

0.0/5