Skip to content Skip to footer

Gen Tumwine aweze okumalawo obumenyi bw’amateeka.

Bya Kyeyune Moses.

Minisita akola ku by’obutebenkevu Gen Elly Tumwine  ategeezeza nga  bwagenda okulwanyisa obumenyi bw’amateeka obutadde banna- uganda ku bunkenke.

Ono wayogeredde bino nga waliwo abateberezebwa okubeera abamenyi b’amateeka bangi abazze bakwatibwa, omuli abateberezebwa okutta omugenzi Andrew Felix kaweesi, omuwala  Suzan Magara  kko n’abalala.

Kati ono agambye nti kino kikyali kituuza, kubanga okuyigga abantu nga bano kugenda mu maaso.

 

Leave a comment

0.0/5