Bya Ivan Ssenabulya
Abatuuze ku myalo egyenajwulo mu district ye Nakasongola bali mu kutya, olweneri goonya gyezeyongedde.
Okusinziira ku batuuze goonya zino ziri ku mbalama ze Nyanja nemigga, nemu damu nga zitandise okulya abantu.
District eno yetoloddwa enyanja nga Kyoga, nemigga okuli Kafu.
Kati omuddumizi wa poliisi e Naksongola Chris Katumba akaksizza nti 4, bebaliriddwa goonya mu myezi 2 ejiyise.
Agambye nti waliwo ne goonya emu eyakwatibwa, abekitongole kya Uganda Wild life Authority nebajitwala.